Breaking
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza…. News: Liirino eggwanga lyabantu ngomusajja okuwasaayo atwala mitwe gya nte ne bamuwa omuwala singa gimulema okwanjula kuba kugaanyi.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 193 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM
News

Ddereeva eyali agezaako okutomera owa Traffic asindikiddwa e Luzira

June 15, 2023 · Mubiru Ali

Isaac Mukwaya 35, Ddereeva eyakwatibwa ku katambi ng’agezaako okutomera omusirikale wa Poliisi y’ebidduka mu Kampala olunaku olwaleero asimbiddwa mu Kkooti y’omulamuzi wa Buganda Road navunaanibwa omusango okuli okuvugisa ekimama wamu n’okutyoboola amateeka ga traffic ngokuyita mu bitaala nga bimusibye. Ono asindikiddwa ku alimanda mu Kkomera e Luzira oluvannyuma lwokwegaana emisango gino. Ono wakuddizibwa mu Kkooti nga 20-June-2023 okuwulira okusaba kwe okwokweyimirirwa.