Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 674 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Dayirekita w’essomero eyasobezza ku bayizi 6 aba P7 azirikidde mu kaduukulu

November 7, 2023 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force mu bitundu bya Savana, Sam Twineamazima avuddeyo nategeeza nga Dayirekita w’essomero agambibwa okukabasanya abaana 6 abagenda okutuula ebigezo byabwe ebya PLE ebitandika olunaku lw’enkya bwazirikidde mu kaduukulu ka Poliisi e Luweero.
Twineamazima akakasizza nti ono tanateebwa, wabula yatwaliddwa mu Ddwaliro okufuna obujanjabi era nga ali ku mpingu mu Ddwaliro gyali.
Twineamazima ategeezezza nti ono wakutwalibwa mu Kkooti abitebye bwanaaba agiddwa mu Ddwaliro.