Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Sports
Cristiano Ronaldo azzeemu okutendekebwa ne banne
May 20, 2020 · Mubiru Ali
#SimbaSportsUpdates;
Cristiano Ronaldo dos Santos Aveiro GOIH ComM aka Cristiano Ronaldo yazzeemu okutendekebwe ne banne ku ttiimu ya Juventus mu nkambi yaabwe e Continassa mu mambuka ga Turin oluvannyuma lw’okumalako enaku 14 mu ‘quarantine’ nazuulibwa nti talina kirwadde kya #COVID-19.