Crime Preventor bamukutte n’embizzi enzibe e Mukono

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abatuuze ku Kyalo Makata mu Mumuluka gw’e Sseeta Nazigo mu Gombolola y’e Nakisunga mu Disitulikiti y’e Mukono bawuniikiridde bwebagudde ku Crime Preventor amanyiddwa nga Sssekyanzi ne munne Bekalaze Emmanuel nga basiika embizzi gyebabbye nebagisala mu kiro.
Omutuuze yekubidde enduulu era wano aba LDU, Uganda Police Force n’abatuuze nebatandika omuyiggo guebagwiridde ku bano nga bekeja.

Share.

Leave A Reply