Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 201 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

‘Crane Bank tesobola kumpaabira’ – Sudhir Ruparelia

May 6, 2019 · Mubiru Ali
Omugagga Dr. Sudhir Ruparelia addukidde mu Kkooti etawulula enkayaana z’ebyobusuubuzi nga ayagala egobe omusango ogwamuwawabirwa ku Bbanka eyali eyiye eya Crane Bank.
Ruparelia agamba nti Crane Bank oluvannyuma lw’okuggalwawo yagibwako obuyinza bw’okuwaaba n’okuwabirwa nga kino kitegeeza nti omusango ogwagigulwako ne Kkampuni ye eya Meera Investments guba teguliiyo.