Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 918 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

crane bank bagitunda ku bbanja

December 15, 2018 · Mubiru Ali

Abakungu ba Bbanka enkulu abali mu kunnyonnyola ebikwata ku kuggala Bbanka z’obwananyini 7 bongedde okubotola ebyama ebyaliwo nga baggala n’okutunda Crane Bank mu 2016.
Ababaka bawuniinkiride omukungu wa Bbanka enkulu Katimbo Mugwanya nga y’eyali avunaanyizibwa ku kukuuma ebintu bya Crane Bbank ng’eggadwawo bw’ategezeza akakiiko nti naaye yeewuunya okulaba nti ebintu byeyali akuuma ate yalaba ebifaananyi byabyo ku mukutu gwa WhatsApp nga babitisse ku loole babitwala mu bbanka ya DFCU.