Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 131 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

CP alalo christine ye munnayuganda eyafiiridde mu kabenje k’ennyonyi

March 11, 2019 · Mubiru Ali
Kitalo nnyo!
Omwogezi wa Poliisi Fred Enang avuddeyo n’ekiwandiiko nakakasa nti omuntu omu Munnayuganda eyafiiridde mu nnyonyi ya Ehtiopian Airways ET 302 eyagudde olunaku lw’eggulo ye Commissioner of Police Alalo Christine.
Alalo abadde akola nga Acting Police Commissioner owa AMISOM nga yabadde ava Italy nga ayolekera Mogadishu e Somalia gyabadde akolera.