Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 363 listening Simba FM Live

COVID-19 bwatandika okubatta mwenenyanga mwekka

June 18, 2020 · Mubiru Ali

Omubaka Peter Ogwang;”Naye ani anenyezebwa singa #COVID-19 atandika okututta? Bwenabadde nkyaddeko mu Disitulikiti eziri ku nsalo ‘high risk districts’, nalabye nga abantu tebefiiriddeeyo bitambula nga bulijjo mu ttawuni ezisinga. Abantu babeera mu ttawuni okutuuka ssaawa ssatu ez’ekiro nga tebagoberera biragiro bya Minisitule y’Ebyobulamu.
Twetaaga kutulunda bulunzi buli kadde?”