Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,591 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

COVAX ne Gavumenti ya India batutonedde eddagala – Minisita Aceng

March 11, 2021 · Mubiru Ali
BATUTONEDDE EDDAGALA ERIGEMA COVID-19;
Minisita w’ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero; “Twafunye ddoozi z’eddagala lya AstraZeneca eziwerera ddala 964,000 nga zino zatutoneddwa COVAX Facility ne Gavumenti ya India. Twakoze National Vaccines Deployment Plan. Wenjogerera kati eddagala erigema #COVID-19 lyatuusiddwa dda mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo.” #PlenaryUg