Coucilor wa Kaliro atomeddwa motoka n’afiirawo

Councilor ku lukiiko lwa district y’e Kaliro Wambuzi Sam Wako atomeddwa motoka nafiirawo.
Akabenje kano kagudde ku luguudo lw’e Kaliro mu kibuga Iganga okuliraana Continental Hotel nga abadde atambulira ku Piki piki.
Police eri kumuyiggo gw’emotoka ekoze akabenje kano. Omulambo gutwaliddwa mu gwanika ly’eddwaliro ly’e Iganga.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Eng. moses magogo ayanjulidde obwakabaka enteekateeka ya fufa