Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 301 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

COSASE ekunyizza aba Seyani Bros Ltd

February 2, 2022 · Mubiru Ali
Ssentebe w’Akakiiko ka COSASE Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Joel Ssenyonyi; “Olunaku olwaleero COSASE etandise okwekeneenya emirimu gya Civil Aviation Authority Uganda ne Uganda Railways Corporation nga tetunawaayo alipoota yaffe eyebyo byetuzudde. Tusisinkanye aba Seyani bros Limitied ku bikwatagana n’okugaziya ekisaawe ky’e Ntebe.
Tukizudde nti waliwo obumulumulu mu miwendo gy’ebintu wamu n’okuba nti baluddewo okumaliriza emirimu.
Tubasabye batuleetere ebiwandiiko ebiraga engeri gyebafunnamu kkontulakita wamu n’obusobozi bwabwe.”