Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 155 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
News

COSASE ekizudde nti NAADS yawa Munnamateeka obuwumbi 27 okusasula ababanja ezitatuuka

August 10, 2023 · Mubiru Ali

Akakiiko akavunaanyizibwa kukulondoola emirimu gy'[ebitongole bya Gavumenti aka COSASE kazzeemu okunoonyereza ku vvulugu mu kitongole kya Gavumenti ekya National Agricultural Advisory Services – NAADS ku nsimbi za Gavumenti ezikozesebwa obubi mu kitongole kino.
Ababaka bakizudde nti waliwo Munnamateeka NAADS gweyakolagana naye n’emuwa obuwumbi 27 okuziwa abalimi b’amajjaani kyokka okusinziira ku biriwo tewali kiraga nti abalimi baafuna wadde omunwe gw’ennusu.