Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 493 listening Simba FM Live

Coordinator wa NUP e Jinja atwaliddwa mu Ddwaliro

September 14, 2020 · Mubiru Ali
Coordinator w’ekibiina kya National Unity Platform – NUP e Jinja kigambibwa Manjeri Kyebakutira yakwatiddwa Uganda Police Force lwakwambala kakofiira akamyuufu nebalagira Bannamawulire okuggyako kkamera zaabwe nebamuteeka ku motoka ya Poliisi.
Wabula ono oluvannyuma atwaliddwa mu Ddwaliro lya Nile International hospital okufuna obujanjabi.