Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 176 listening Simba FM Live

Commissioner Kateshumba asuddewo omulimu gwa URA

May 30, 2020 · Mubiru Ali

Ssenkulu w’ekitongole ekisolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) omuggya John Musinguzi Rujoki agobye ba Commissioner 15 abokuntikko wamu n’abamyuuka baabwe okuli Henry Martins Saka ne Dicksons Kateshumba ku biragiro bya Pulezidenti okusobola okulongoosa ekitongole kino.
Ba Commissioner bano basindikirizibwa okusuulawo emirimu nga 28 May 2020. Kateshumba oluvannyuma lw’okukitegeerako yavaayo nawandiika; “Leero oluvannyuma lw’emyaka 14 nga mpeereza ekitongole, nsazeewo okuwummula obuweereza bwange mbagirawo”
Yebaaza bonna babadde akola nabo mu bifo eby’enjawulo era nasuubiza okuteeka byabayigiddeko mu nkola ku mulimu omulala.

mersin escort bayan