Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
Col. Shaban Bantariza aziikiddwa
October 29, 2020 · Mubiru Ali
Col. Shaban Bantariza aziikiddwa olunaku olwaleero ku kyalo Kagorogoro, mu Disitulikiti y’e Mitooma era nga aziikiddwa aba #COVID19 Uganda burial team era nga bamukubidde emizinga 24 okumuwa ebitiibwa bye ebyamaggye ebijjuvu.