Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
COL. DEO AKIIKI ATWALIDDWA KU MISOMO
June 6, 2021 · Mubiru Ali
Lt. Col. Ronald Kakurungu alondeddwa okubeera omumyuuka w’omwogezi w’eggye lya @Uganda Peoples Defence Forces wamu ne Minisitule yebyokwerinda nga addira Col. Deo Akiiki mu bigere eyalondebwa mu kifo kino mu March wa 2017 nga kati atwaliddwa Kimaka okwongera okutendekebwa.