Breaking
News: Okutongoza Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ku St Mark High School e Kayunga. News: Okutongoza Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya kwaleero nga 692026 ku St.Mark High School Busaana Kayunga Bugerere. Okuyingira News: Program Gasimbagane ne Bannamawulire mwebakwatidde Charles Rwomushana olwaleero, ekusubye?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 114 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Chris Obore ne banne abalala bwebakwatibwa ku nsonga ezekuusa ku bulyaka mu Palamenti baziddwayo ku alimanda mu kkomera e Luzira, oluvannyuma lwa

July 7, 2026 · Radio Simba

🎵 Chris Obore ne banne abalala bwebakwatibwa ku nsonga ezekuusa ku bulyaka mu Palamenti baziddwayo ku alimanda mu kkomera e Luzira, oluvannyuma lwa Kkooti okutegeezebwa nti okunoonyereza kukyagenda mu maaso.
Kkooti era etegeezeddwa nti Obore atanaweza na wiiki ku alimanda abadde ataddemu okusaba kwe okwokweyimirirwa.
Bya Christina Nabatanzi

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News