Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
Chris Mubiru asingisiddwa gwa kusulika nnenge.
September 18, 2015 · Mubiru Ali
Eyaliko Manager wa Sports Club Villa Chris Mubiru asingisiddwa omusango gw’okulya ebisiyaga .
Omulamuzi Flavia Nabakooza yaamusindise ku meere e Luzira akulunguleyo emyaka 10 beddu. Omulamuzi mu nsala ye era alagidde Chris Mubiru asasule Emmanuel Nyanzi obukadde 50 gweyakabasanya.