Chelsea Football Club egobye abadde omutendesi waayo Liam Rosenior.
⚽ Chelsea Football Club egobye abadde omutendesi waayo Liam Rosenior. Abakulira kkiraabu bagamba nti basinzidde ku mgeri ttiimu yaabwe gyebadde ekolamu ensangi zino wamu n’omutindo gweriko.
Calum McFarlane akwasiddwa obuyinza okuddukanya ttiimu okutuuka ku nkomerero ya sizoni nga balwana okufuna ekifo mu mpaka za Bulaaya wamu n’ekikopo kya FA.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

