Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 292 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM
News

Charles Twiine akiriziddwa okweyimirirwa

June 30, 2025 · Mubiru Ali

Assistant Superintendent of Police Charles Twine akiriziddwa okweyimirirwa oluvannyuma lwokumala ku alimanda ebbanga erisoba mu mwezi e Luzira wabula nga ye munne Noah Mitala aka Noah Mutwe, agaaniddwa okweyimirirwa olwobutabeera nabamweyimirira abensa. Bano bombi bavunaanibwa omusango gwokukozesa omutimbagano okusaasaanya obubaka obwobukyaayi n’okukuma mu bantu omuliro batuuse obulabe ku Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni, Gen. Muhoozi Kainerugaba nebannabyabufuzi abalala wakati wa January 2024 ne May 2025. Emisango bagyegaana era omusango gwakuddamu nga 14 July. Bya Christina Nabatanzi
#ffemmwemmweffe