BREAKING NEWS
Observer: Deep Water now in cinema Observer: Construction of Kidepo International Airport begins MBU: King Saha wants government condolence package increased from Shs10M to Shs50M MBU: He’s not my enemy – King Saha clears the air on relationship with Eddy Kenzo East News: JUNE 5 EBOLA UPDATE: Ministry of Health Reports More Recoveries than New Cases East News: EXCLUSIVE: Ten Categories of Professionals UPDF Targets in 2026 Recruitment Pulse Uganda: Uganda mourns veteran newsreader Ssalongo Christopher Ddamulila Pulse Uganda: Bobi Wine releases last voice notes from Master Parrot amid alleged fall-out

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live
Sports

Central Motor Club eronze abakulembeze abaggya

#SimbaSportsUpdates;
Ekibiina kya Central Motor Club olunaku olwaleero kituuzizza olukiiko lwa bonna nekironda omukulembeze obuggya nga lutudde ku Kabira Country Club.
Shaym Kotecha yalondeddwa nga Ssentebe wa kiraabu eno omuggya nga amyuukibwa Kaketto sayid.
Era mu Lukiiko luno mwebakungaanyirizza obukadde 102 okuva mu bammemba buyambe mukutambuza emirimu gya kiraabu.
Shaym asuubizza okulaba nti atumbula ekyabakyala okwenyigira mu muzannyo gw’emotoka.
Rajiv Ruparelia alondeddwa nga Ssentebe wa Board of Trustees, namyuukibwa Christakis Fitidis ne Nelson Walusimbi ngomuwanika. Bano bakubirizza bammemba okwongera okusakira kiraabu.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply