Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
Centenary bank esazizzaamu Pin Number za ba kasitoma.
October 15, 2015 · Mubiru Ali
Centenary bank esazizzaamu Pin Number za ba customer bonna. Kino kiddiridde olwokuteebereza obubbi obuyitiridde nga kirabika ababbi bakozesa pin number za ba customer okubba ssente ku account zaabwe.
Pin number zonna zaakukyusibwa eri buli customer wa Centenary bank. Wabula mu Kaseera Kano ba customer basabiddwa okukozesa Mobile Money ne mu bank munda okufuna ssente.