Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 284 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

CEC YA NRM ESUUBIRWA OKUTUULA OKUSALAWO KU KIFO KYA SIPIIKA

April 22, 2021 · Mubiru Ali
ย 
Kitegeerekeseeko nga Olukiiko lwa Central Executive Committee (CEC) olwa National Resistance Movement – NRM bwerugenda okutuula wiiki ejja okusalawo ku ani agenda okukwatira ekibiina bendera ku kifo ky’obwa Sipiilka wa Palamenti.
Olukiiko mwebanasalirawo kino lusuubirwa okutuuzibwa e Kyankwanzi ng’olusirika lw’ababaka abaggya aba NRM luwedde nga 29-April-2021.