#SimbaSportsUpdates;
Eyaliko emunyeenye ya Real Madrid omukwasi wa ggoolo Iker Casillas Fernández 37, akubye ku matu oluvannyuma lw’okulubibwa ekirwadde ky’omutima bweyali atendekebwa ku lw’okusato ne kiraabu ye eya Club Porto mu Spain.
Ono yakasambira Spain emipiira 197 n’emirala egisoba mu 500 mu Real Madrid.

Menu