Capt. Caroline Busingye afiiridde mu kabenje k’ennyonyi

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omwogezi w’eggye lya Uganda People’s Defence Forces – UPDF (Updf Spokesperson) Brig. Gen. Flavia Byekwaso avuddeyo ku babadde mu nnyonyi ya UPDF egudde: “kyanaku okubategeeza nti is Capt. Caroline Busingye afudde oluvannyuma lw’ennyonyi mwabadde okugwa ettuntu lyaleero Entebe. Tusaasidde nnyo abennyumba ye wa naba Uganda Peoples’ Defence Airforces – UPDAF.”

Share.

Leave A Reply