Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 288 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

CAA eweze okukuba ebifaananyi nokukwata obutambi ku kisaawe Entebe

February 2, 2023 · Mubiru Ali

Uganda Civil Aviation Authority eweze okukuba ebifaananyi nokukwata obutambi ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe. Kino kizze ngawakayita mbale nga abantu bavuddeyo okwekubira enduulu ku buli bw’enguzi obususse ku kisaawe ngababadde beyambisa obutabi bwebakwata obwabo bebagamba nti babalyako ssente ku kisaawe.