Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 254 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

byampuna! bbaasi ya poliisi ebiddwa

December 24, 2018 · Mubiru Ali

Bbaasi ya Poliisi ya Yuganda nnamba UP 5484 tekubikako kyamulubaale nga era kiteeberezebwa nti yandiba nga yabiddwa omugoba waayo. AIGP Godfrey Bangirana nga ono yakulira ekitongole kya Poliisi ekya Directorate of Engineering and Logistics agamba nti Bbaasi eno yabiddwa ku luguudo lwa Northern Bypass era nga yali evugibwa Cpl/ Drv Mwase nga naye talabikako.
Bangirana agamba nti bagezezaako okukubira Mwase wabula nga essimu ze teziyitamu. Bwetyo Poliisi eyisiza ekiragiro eri RPC ne ba DPC bonna okuyimiriza Bbaasi eno webagirabako wonna era nabagirimu bonna bakwatibwe.