Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 279 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Busungu bwa nnabaki obukutuusa ku kino?!

May 7, 2026 · Radio Simba

🚨 Busungu bwa nnabaki obukutuusa ku kino?!
Wuuno Maama kalittima, Juliet Tushabomwe 45, nga mutuuze mu Disituikiti y’e Mitooma eyakwatiddwa Uganda Police Force lwakumizisa omwana wa Mujjawe ow’emyaka 8 empiso 46 mu wiiki 2. Omwana yatwaliddwa mu Ddwaliro lya Mbarara Regional Referral Hospital nalongoosebwa.
Kino okuzuulwa kyaddiridde omwana okulumwa olubuto okumala wiiki 2, Ssenga we Eunice Birungi bweyamututte mu Ddwaliro okwekebejjebwa nebakizuula nti alina empiso mu lubuto.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News