Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Bus za Kkampuni ya Gaagaa zizeemu emirimu

August 8, 2018 · Mubiru Ali

Bus za Kkampuni ya Gaagaa zazeemu okukakalabya emirimu era nga ku luguudo lwe Lira – Kampala kwerina Bus 6 yatandisizza 3 zokka.
Babu Umar nga ono ye Manager wa Bus za Gaagaa e Lira agamba nti Bus yaabwe esooka kumakya ku ssaawa 7:45am (emu n’eddakiika ana mu ttaano) teyasimbudde olw’okuba nti teyabadda nabasaabaze. Wabula yo ey’essaawa Omunnana ez’omutuntu yasimbudde n’abasaabaze 40 olwo zo ez’ekiro ebbiri zaabadde n’abasaabaze abasoba mu 100.