Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 226 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Bus ya Gaga ekutte omuliro n’ebengeya.

January 19, 2016 · Mubiru Ali

IMG-20160119-WA0007Bus ya Kampuni ya Gaaga ekwatidde omuliro e Matugga mu disitulikiti ye Wakiso ku luguudo mwasanjala olumanyiddwa nga olw’e Bombo era n’ebengeya era nga Bus eno ebadde edda Gulu .

Wabula abasaabaze bawonye nga babadde bamaze okugifulumamu era kitutte esaawa numba nga police ezikiriza omuliro tennatuuka kyokka ate bw’etuuse abantu nebagikasukira amayinja awo nababakubamu omukka ogubalagala.

IMG-20160119-WA0008