Bus endala egudde ku luguudo lw’e Gulu

Olunaku lw’eggulo akabenje kaagudde mu tawuni y’e Bobi ku luggudo oluva e Kampala okudda e Gulu mu district y’e Omoro. Bbaasi ya Kkampuni ya Makome nnamba UAR 339M ebadde etisse abayizi 54 ba Kitgum Technical Institute nga bagenda e Minakulu bwetomedde owa Boda Boda neyefuula. Omuntu omu yafiiriddewo.

Kigambibwa nti owa Boda Boda yasaze ekubo nga tasoose kwetegereza oba waliyo emotoka ejja.

Omwogezi wa Poliisi owa Aswa Region Jimmy Patrick Okema akakasiza akabenje kano.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Tulinda Airtel okutuwa emboozi eziri ku ssimu zabakwate ne Ssebulime – Enanga