Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 81 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Bulungi bwansi atandise mu Buganda

October 6, 2021 · Mubiru Ali
Ebigenda mu maaso mu nteekateeka za Bulungibwansi;
Oweek David Kyewalabye Male akulembeddemu abantu ba Kabaka okukola Bulungibwansi ku Nnyanja ya Kabaka mu Ndeeba. Abadde wamu n’abakulembeze abalonde aba Lubaga Division nga bakulembeddwamu Mmeeya Mberaze Zacchy Mawula, Kaggo Oweek Agnes Nakibirige Ssempa, Omumyuka w’omubaka wa President mu Lubaga Anderson Burora, abaami ba Kabaka ku mitendera egy’enjawulo.