Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 354 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Buli omu komyaawo amabaati gewatwala oba gasasule – Pulezidenti Museveni

April 11, 2023 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni awandiikidde Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister ngamulagira okutegeeza Baminisita bonna abatwala amabaati okuva mu Offiiisi ya Ssaabaminisita ne Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga za Karamoja okugazzaayo oba okusasula ensimbi ezija mu muwendo gwago.