Breaking
News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 281 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Buli Mubaka alina okubaawo akube akalulu atulage oba awagira ebisiyaga oba nedda – Sipiika

March 9, 2023 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Anitah Among aweerezza ebbago ly’ebisiyaga eryaleeteddwa Hon. Asuman Basalirwa erya Anti-homosexuality bill eri Akakiiko ka Palamenti. Sipiika agamba nti abantu bonna bakuweebwa omukisa okuwaayo ebirowooza okuli ababirya wamu ne Bannaddiini. Ono agamba nti bakuwulirwa yadde nga basiwuuka empisa.
Ono era agumizza Ababaka obutatya kwogera ludda ki lwebaliko nga balowooza nti bannamimwa visa. Sipiika agamba nti kano kekaseera Ababaka baveeyo balage ababalonda wa gyebaggwa oba nga basiyazi oba nedda.