Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano ffena tweyiwe ku Summer Gardens Mukono nga 6122026 fayinolo News: Abantu 2 bga kuliko Omusirikale wa Uganda Police Force wamu nomusomesa basimbiddwa mu Kkooti yOmulamuzi etuula e Kanyanya nebavunaanibwa omusango News: Ekibiina ki National Unity Platform kitegese okujjukira Bannakibiina abatirimbulwa abebyokwerinda mu kwekalakaasa okwaliwo wakati wa 18 ne 19
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 436 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Buli eyenyigira mu dduyiro wa NUP wakukwatibwa – Maj. Gen. Kulayigye

September 10, 2025 · Mubiru Ali

Omwogezi w’Eggye lya UPDF Maj. Gen. Felix Kulayigye avuddeyo nategeeza nga bwetaliiwo kiwamba bantu mu Ggwanga nga kukolebwa Gavumenti, nti wabula Gavumenti ekwata bantu tebawamba.
Ono atageezezza nti buli omu eyenyigira mu dduyiro wekinamaggye ataali mu mateeka eyakolebwa ku kitebe kya National Unity Platform ku Kavvule, Makerere wakukwatibwa atwalibwe mu Kkooti.
#ffemmwemmweffe