Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,427 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Bulemeezi 1-0 Kyaggwe

July 11, 2022 · Mubiru Ali
#SimbaSportsUpdates;
Omubaka wa Nakaseke Central Munnakibiina kya National Unity Platform NUP Hon. Allan Mayanja Sebunya avuddeyo nayozayoza essaza ly’e Bulemeezi oluvannyuma lwokuwangula essaza ly’e Kyaggwe ggoolo 1 ku 0.
Bulemeezi yakukyaaza Busiro ku Sunday nga 17/07/2022 nga mu Kisaawe e Kasana.