Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 826 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Bukenya talina mugongo – Nobert Mao.

October 13, 2015 · Mubiru Ali

Pulezidenti wa DP Nobert Mao atadde akaka ku Kakensa Gilbert Bukenya eyasaze eddiiro okuva mu ludda oluvuganya Gavumenti okudda mu kibiina kya NRM mweyava.
Mao agamba nti Bukenya talina mugongo nti era kati takyali Mahogany wabula yafuuka kitoogo. Mao ayongeddeko nti NRM Bukenya gyeyazze kati yafuuka kiyumba kya nkoko kuba Besigye yaagenda n’ekisumuluzo ate Bidandi Ssali n’agenda n’amataala.