Eyaliko omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga Kakensa Gilbert Bukenya ettuntu lya leero azzizzaayo empapula z’okwesimbawo ku kukwatira bendera ab’omukago gwe bibiina e Naggulu okuvuganya Pulezidenti Museveni ku bwa Pulezidenti mu kalulu ka 2016

Kakensa Bukenya awerekeddwako Abavubi ba Bodaboda.

Kinajjukirwa nti col Dr Kiiza Besigye naye eggulo yaggyeyo ezize.

Menu