Bugingo ne Makula begaanyi emisango egyabaggulwako Mabiriizi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omulamuzi wa Kkooti y’Eddaala ekisooka Stellah Okwanga alagidde Munnamateeka Male Mabiriizi awaaye obujulizi bwonna bwalina eri omuwaabi wa Gavumenti kuba DPP yeddizza omusango guno gwavunaana Bugingo ne Susan Makula.
Bugingo ne Makula begaanye omusango ogubavunaanibwa era nebasaba okuweebwa ku kakalu ka Kkooti omulamuzi kyakirizza nabayimbula ku kakalu ka Kkooti ka bukadde 3 buli omu.
Byonna nga bweitambudde mu Kkooti bifune wano; https://youtu.be/u8JKEn44RtE
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro