Bugingo aleete obuwumbi 2 ng’omusingo – Male Mabiriizi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Munnamateeka Male Mabiriizi ataddeyo okusaba kwe mu Kkooti ngayagala ewalirize Omusumba Aloysious Bugingo ateekeyo omusingo ogw’obuliwo gwa buwumbi 2 okuwaliriza Bugingo alekerawo okumutiisatiisa ye n’abajulizi mu musango gweyamuwaabidde ogwokukola omukolo gw’okwanjula mu bumenyi bw’amateeka.
Mabiirizi agamba nti omusingo guno gwakuleetera Pastor Bugingo okwefuga wamu n’obutanyomoola buyinza bw’omulamuzi wa Kkooti y’e Entebe ali mu musango guno.
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro