Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 36 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Buganda tekungulwa fenna tuggya kufa tugirekewo – Katikkiro Mayiga.

February 8, 2016 · Mubiru Ali

mayiga_and_mesengere-Sep2014-595x400Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agugumbudde ba nabyabufuzi abagugulana nga bakubagana olw’akalulu, agamba nti sikirungi bantu b’awamu kulwanagana lwa kalulu era n’akisimbalo amannyo nti eno Buganda tewali agenda kugikungula nti fenna tugenda kufa tugirekewo.

Bw’atuuse ku Buganda w’eyimiridde ku besimbyewo, agambye nti bawagira oyo yenna awa Kabaka ekitiibwa so ssi abo abamumunyala nga bayisa etteeka ebbi ku Buganda, nti omugamba oyinza otya okumumunyala ku nsonga za Buganda! !

Ekifaananyi kiva ย ku page ya Katikkiro.