News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – AbdallahNews: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOWEmambya ESaze▶ UP NEXTBinsangawano6:00 AM - 10:00 AM
Minisita wa Gavumenti ez’ebitundu, Oweek. Joseph Kawuki alambudde omulimu gw’okuzimba amalwaliro g’Obwakabaka, aga Ssekabaka Muteesa II Health Centre, agazimbibwa mu Masaza okuli, Ssingo, Buddu, ne Kyaggwe.