Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 220 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Buganda etandise okuzzaawo ekibira ky’e Gangu

May 11, 2019 · Mubiru Ali

Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Owek. Patrick Luwaga Mugumbule yakiikiridde Katikkiro ng’atongoza okuzaawo ekibira ky’e Gangu mu Butambala. Omulimo guno guwomeedwamu omutwe ab’ekibiina kya Rotary Mission Green, Uganda Breweries n’aba National Forest Authority.

Owek. Mugumbule yakubirizza abantu bonna okusimba emiti okukuuma obutonde bwensi.