Breaking
News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya News: Eyaliko Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among olunaku lweggulo yalabiseeko mu lutuula lwa Palamenti oluvannyuma lwenaku 83, ngayita ku mukutu News: Tosubwa concert ya Ray G ku Sunday eno nga 9 August ku kisaawe e Kololo.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 388 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Buganda ereese Telefayina.

December 18, 2015 · Mubiru Ali

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayega leero ayanjulidde obuganda amawulire amalungi aga Buganda okutandika omukutu gwa Telefayina ogwa Buganda Broadcasting Services, nti ebyuma byonna weebiri mu Masengere.

Ayingeddeko nti eno Tv erina okuba ku ntikko okukira endala zonna mu Uganda.

Bino abyogeredde mu bimuli bya Bulange e Mengo ku mukolo katikkiro kw’asinzidde okwanjula eyali Minisita w’ebyensimbi mu gavumenti ya wakati nga kati yaalondeddwa okukulira Kampuni y’amasimu eya K2 Telecom.