Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 239 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Buchaman ne banne bawaddeyo ebyambalo byamaggye

October 20, 2020 · Mubiru Ali

Bugembe Mark aka Buchaman avuddenyo nawaayo ebyambalo ye n’abantu be byebabadde bambala. Kinnajjukirwa nti oluvannyuma lw’eggye lya Uganda People’s Defence Forces – UPDF wamu ne Uganda Police Force byalumba offiisi za National Unity Platform – NUP nebabowa ebyambalo byebagamba nti byabitongole bya byakwerinda erra Omwegezi wamaggye Brig. Gen. Flavia Byekwaso navaayo nasaba Bannayuganda okuwaayo ebyambalo bino kyeyagalire.