Breaking
News: Akabonero kEngule kaba kakutuuyunira baaba. Muzeeyi alajanidde Endukusa emutaase! Engule 2026 News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 151 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

bubaka bwange obw’omwaka okuva ewa Katikkiro

December 31, 2021 · Mubiru Ali
Obubaka bwange obw’omwaka okuva ewa Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Mbalamusizza mwenna. Mbebaza bye mukoze mu 2021. Omwaka guno gubadde mu ebisomooza eby’okulonda, abantu baasibwa; endwadde ya Lumiima Mawuggwe; obwavu; ebbula ly’emirimo; abaana obutasoma. Gavumenti esaana erwanyise enguzi n’amaanyi.
Tusaba gavumenti eyimbule abasibe b’ebyobufuzi, emalewo obukenke. Abakuuma ddembe basse ekitiibwa mu ddembe ly’obuntu ate erwanyise obumenyi bw’amateeka obwa buli ngeri. Uganda Police Force eyongerwe amaanyi mu kunonyereeza.
Twewale okonagaanya amawanga nga ebitugatta bye bisinga obungi.
Nsaba Katonda atuwe obulamu obulungi mu 2022.
Mbagaaliza 2022 eyeyagaza. Ssaabasajja Kabaka awangaale!”