Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 169 listening Simba FM Live

Bryan White aleese receipt kweyasasuliranga abakozi

May 27, 2020 · Mubiru Ali

#Wolokoso
Brain Kirumira aka Bryan White owa Bryan white foundation avuddeyo okulaga obujjulizi nti yali asasula abawala Vivian Mutanda ne Stella Nandawula nga agamba nti bamusibako matu gambuzi kumuliisa ngo nti yali abakulusanya, yabawamba wamu n’okubakuba.
Wabula bwewekkaanya receipt zino:
Olaba nti omukono ogwakola receipt guno gwegumu, ekkalaamu yemu, nabateekako omukono bebamu.
Receipt ya 26 Feb Voucher Number eri 378 so nga eya 1 Feb eri 512.
Voucher ezimu abafuna ssente tebaziteekako mikono okulaga nti bazifuna! Oba bakyazibanja?!