Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 234 listening Simba FM Live

Brig. Gen. Isoke asikidde Col. Edith Nakalema

January 26, 2022 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yalonze Brig. Gen. Henry Isoke okukulira akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda ngadda mu bigere bya Col. Edith Nakalema eyasindikibwa okwongera okubangulwa mu by’amaggye ku ttendekero ly’amaggye erya National Defence College mu Buikwe.
Brig. Gen. Isoke yabadde akulira Counter Intelligence Unit mu Chieftaincy of Military Intelligence (CMI).