Breaking
News: Ffena tweyiwe mukutongoza Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ku Ssande eno nga 692026 ku St.Mark High School Busaana Kayunga News: Brian Kirumira aka Bryan White, eyimbiddwa ku kakalu ka Kkooti akobuwaze Kkooti Enkulu mu Kampala oluvannyuma lwokumala enaku 293 ku alimanda nga News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye ababaka ba Paalamenti abakiikirira ebitundu ebiri mu Buganda abegattira mu Buganda Parliamentary
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 295 listening Simba FM Live
News

Brian Kirumira aka Bryan White, eyimbiddwa ku kakalu ka Kkooti akobuwaze Kkooti Enkulu mu Kampala oluvannyuma lwokumala enaku 293 ku alimanda nga

September 4, 2026 · Radio Simba

🗳️ Brian Kirumira aka Bryan White, eyimbiddwa ku kakalu ka Kkooti akobuwaze Kkooti Enkulu mu Kampala oluvannyuma lwokumala enaku 293 ku alimanda nga tanatandika kuwoza. Omulamuzi Paul Gadenya Wolimbwa amulagidde asasule obukadde 10, aweeyo ppaasippooti ye ssaako okuleeta abamwetimirira nga buli omu wakusasula obukadde 50 ezitali zabuliwo.
Ono era agaaniddwa okugenda mu maka ge e Badongo wamu nokwewala okwogerezeganya nabajjulizi.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug