Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 151 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Booda booda tugenda kuzikwata ekiro – CP Enanga

January 24, 2022 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga; “Ekiragiro ku booda booda kikyaliwo. Tugenda kuba tuteekesa ekiragiro kino mu nkola ku ssaawa emu ey’ekiro. Fuba okulaba nti bwoba ova mu bbaala oba club olina entambula eri mu mateeka. Eri aba booda booda nabo abazikozesa mujukizibwa obudde bwa curfew ku booda booda bwa ssaawa emu ey’ekiro.”